Ibulayimu afa: 1843 E.E.T.
Luusi afumbirwa Bowaazi: awo nga mu kyasa 14 E.E.T. (ng’ekiseera ky’Abalamuzi kyakatandika)
Kaana azaalibwa: ng’ekyasa 13 E.E.T. kiggwaako.
Samwiri azaalibwa: ng’ekyasa 12 E.E.T. kyakatandika
Abbigayiri afumbirwa Dawudi: ng’ekyasa 11 E.E.T. kyakatandika
Eriya: wakati wa 940 E.E.T ne 905 E.E.T.
Yona: aweereza nga nnabbi awo nga mu 844 E.E.T.
Eseza: wakati wa 493 E.E.T. ne 475 E.E.T.
Yusufu awasa Maliyamu: 2 E.E.T.
Maliyamu azaala Yesu: 2 E.E.T.
Maliza: wakati wa 29 E.E. ne 33 E.E.
Peetero afuuka omutume: 31 E.E.