LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 57
  • Okufumiitiriza kw’Omutima Gwange

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okufumiitiriza kw’Omutima Gwange
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Okufumiitiriza kw’Omutima Gwange
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Fumiitirizanga ku Bintu eby’Omwoyo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
  • Okusaba n’Okufumiitiriza—Bikulu Nnyo eri Ababuulizi Abanyiikivu
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
  • Nyumirwa Okwesomesa Ekigambo kya Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2002
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 57

Oluyimba 57

Okufumiitiriza kw’Omutima Gwange

Mu Kyapa

(Zabbuli 19:14)

1. Ebyo nze bye ndowoozaako,

Byonna bye nfumiitiriza,

Bisiimibwe mu maaso go,

Onkuumire mu kkubo lyo.

Bwe mba nneeraliikiridde

Era ne mbulwa otulo,

Ka nkulowoozengako ggwe

Ne bye mmanyi nti bigwana.

2. Ebintu ebirongoofu,

Ebintu eby’amazima,

N’ebyogerwako ’bulungi,

Ka mbirowoozengako nnyo.

’Birowoozo byo Yakuwa,

Bingi era bya muwendo!

Bye mba nfumiitirizaako,

Era ka mbyemalireko.

(Era laba Zab. 49:3; 63:6; 139:17, 23; Baf. 4:7, 8; 1 Tim. 4:15.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza