LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 95
  • “Mulege Mutegeere nga Yakuwa Mulungi”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Mulege Mutegeere nga Yakuwa Mulungi”
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • “Mulegeeko Mulabe nti Yakuwa Mulungi”
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okufuba Kwaffe Okwoleka Okwagala
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okufuba Kwaffe Okwoleka Okwagala
    Muyimbire Yakuwa
  • Okutuukana n’Erinnya Lyaffe
    Muyimbire Yakuwa
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 95

Oluyimba 95

“Mulege Mutegeere nga Yakuwa Mulungi”

Mu Kyapa

(Zabbuli 34:8, NW)

1. Enkizo y’okubuulira,

Yamuwendo nnyo gye tuli.

Ebiseera byaffe tubiwaayo,

Tutuuke ku bantu bangi.

(CHORUS)

Ka ‘tulegeko tutegeere

Nga Yakuwa mulungi.’

Bwe twemalira ku Katonda,

Tuganyulwa nnyo nnyini.

2. Emikisa mingi ddala

Egiri mu buweereza.

Bwe tumwesiga Katonda waffe,

Tuba bamativu ddala.

(CHORUS)

Ka ‘tulegeko tutegeere

Nga Yakuwa mulungi.’

Bwe twemalira ku Katonda,

Tuganyulwa nnyo nnyini.

(Era laba Mak. 14:8; Luk. 21:2; 1 Tim. 1:12; 6:6.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza