LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 105
  • Eggulu Lyoleka Ekitiibwa kya Katonda

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Eggulu Lyoleka Ekitiibwa kya Katonda
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Eggulu Lirangirira Ekitiibwa kya Katonda
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Obutonde Bwoleka Ekitiibwa kya Yakuwa
    Muyimbire Yakuwa
  • Muwe Yakuwa Ekitiibwa
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Obutonde Butendereza Katonda
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 105

Oluyimba 105

Eggulu Lyoleka Ekitiibwa kya Katonda

Mu Kyapa

(Zabbuli 19)

1. Eggulu litendereza Yakuwa.

’Bwengula bwoleka nnyo ekitiibwa kye.

Buli lukya ’ttendo lidda gy’ali.

’Mmunyeenye ’zaaka ekiro Zoolesa ’maanyi ge.

2. Etteeka lya Yakuwa lya bulamu,

Era liruŋŋamya ’bakulu n’abato.

’Biragiro bye bya nnamaddala.

’Kigambo kye kirongoofu; Kituwoomera nnyo.

3. Okutya Yakuwa kwa lubeerera.

Era ’mateeka ge gasinga ne zzaabu.

By’alagira bikuuma ’bantu be.

Tukuume ekitiibwa kye Era n’ettuttumu.

(Era laba Zab. 111:9; 145:5; Kub. 4:11.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza