LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 135
  • Okugumiikiriza Okutuuka ku Nkomerero

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okugumiikiriza Okutuuka ku Nkomerero
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Okugumiikiriza Okutuusa ku Nkomerero
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Tujja Kweyongera Okugumiikiriza
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Tujja Kweyongera Okugumiikiriza
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Nywerera ku Kibiina kya Yakuwa
    Tutegekeddwa Okukola Yakuwa by’Ayagala
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 135

Oluyimba 135

Okugumiikiriza Okutuuka ku Nkomerero

Mu Kyapa

(Matayo 24:13)

1. Ekigambo kya Katonda

Kitugumya ffenna.

Ebyo byonna bye wayiga

Bikakafu nnyo ddala.

Olunaku lwa Yakuwa

Lulowoozengako nnyo.

Sigala ng’oli munywevu;

Kuuma obwesigwa bwo.

2. Kuuma nnyo okwagala kwo,

Kuleme ’kkendeera.

Bw’ofunanga ebigezo,

Ba mugumiikiriza.

Ka bibeere bya ngeri ki,

Toterebukanga ggwe.

Yakuwa anaakuyamba,

Ali kumpi nnyo naawe.

3. Abagumiikiriza be

Balirokolebwa.

Mu kitabo ky’obulamu

Bo mwe bawandiikiddwa.

Okugumiikiriza kwo,

Kweyongere mu maaso.

Yakuwa ajja kkusiima,

Libe lingi ’ssanyu lyo.

(Era laba Beb. 6:19; Yak. 1:4; 2 Peet. 3:12; Kub. 2:4.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza