LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 12
  • Obulamu Obutaggwaawo Bwasuubizibwa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Obulamu Obutaggwaawo Bwasuubizibwa
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Katonda Atusuubizza Obulamu Obutaggwaawo
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Nyweza Amazima
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Muyimbire Yakuwa
  • Nyweza Amazima
    Muyimbire Yakuwa
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 12

Oluyimba 12

Obulamu Obutaggwaawo Bwasuubizibwa

Mu Kyapa

(Zabbuli 37:29)

1. Bulamu ’busuubiziddwa

’Bantu abawombeefu.

Buliba bwa lubeerera.

Ekyo kikakafu.

(CHORUS)

Tujja kubeerawo

Emirembe gyonna.

Kino kisuubizo

Ekyesigika.

2. Olusuku lwa Katonda

Lunaaba luzziddwawo.

Emirembe mu nsi yonna,

Gijja kubeerawo.

(CHORUS)

Tujja kubeerawo

Emirembe gyonna.

Kino kisuubizo

Ekyesigika.

3. Ng’abantu bazuukizibwa,

Ennaku eneekoma.

Katonda anaasangula

Amaziga gonna.

(CHORUS)

Tujja kubeerawo

Emirembe gyonna.

Kino kisuubizo

Ekyesigika.

(Era laba Is. 25:8; Luk. 23:43; Yok. 11:25; Kub. 21:4.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza