LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • g20 Na. 1 lup. 3
  • Olina Ebikweraliikiriza?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Olina Ebikweraliikiriza?
  • Zuukuka!—2020
  • Laba Ebirala
  • Okweraliikirira Kye Ki?
    Zuukuka!—2020
  • Ebirimu
    Zuukuka!—2020
  • Okwaŋŋanga Ebitweraliikiriza
    Zuukuka!—2020
  • Biki Ebiviirako Abantu Okweraliikirira?
    Zuukuka!—2020
Zuukuka!—2020
g20 Na. 1 lup. 3
Omukazi omukoowu ng’ali ku mulimu ng’akotese omutwe era nga munakuwavu.

OKUKENDEEZA KU KWERALIIKIRIRA

Olina Ebikweraliikiriza?

“Buli muntu aba n’ebintu ebimweraliikiriza, naye nze mpulira ng’ebinneeraliikiriza bimpitiriddeko. Njolekagana n’ebizibu ebitali bimu nga mu bino mwe muli n’eky’okuba nti mmaze emyaka mingi nga nzijanjaba omwami wange omulwadde.”​—Jill.a

“Mukyala wange yandekawo, era nnalina okukuza abaana baffe ababiri nzekka. Ekyo tekyannyanguyira n’akamu. Okugatta ku ekyo, nnafiirwa omulimu gwange, era saalina ssente za kukanika mmotoka yange. Nnali simanyi kya kukola. Nnawulira nga nzitoowereddwa nnyo. Nnali nkimanyi nti kikyamu okwetta, bwe kityo nnasaba Katonda andeke nfe.”​—Barry.

Okufaananako Jill ne Barry, naawe owulira ng’ebikweraliikiriza bikuyitiriddeko oba ng’ozitoowereddwa? Bwe kiba kityo, ebitundu ebiddako bijja kukuyamba. Biraga ebintu ebitera okuviirako abantu okweraliikirira oba okuwulira nga bazitoowereddwa, engeri ekyo gye kibakosaamu, n’engeri gye bayinza okukendeeza ku kweraliikirira.

a Amannya gakyusiddwa.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza